settings icon
share icon
Ekibuuzo

Obwakabaka obw’ekyasa bwebuliwa? Bulina kutegerebwa nga obwaddala?

Okuddamu


Obwakabaka obw’ekyasa butegeeza emyaka olukumi(1000) Yesu gyanafuga ku nsi Abamu bavunuula emyaka olukumi(1000) mu ngeri mu ngeri ng’eyekifaaananyi. Abamu bategeera emyaka olukumi okutegeeza ebanga eddene, wabula nga si bufuzi bwa Yesu ku nsi. Wabula emirundi mukaaga mu Kubikkulirwa 20:2-7, obwakabaka obwekyasa bwogerwako ng’emyaka Olukumi. Singa Katonda yali ayagala kutegeeza “ebanga eddene,” Yandibadde tadi myaka lukumiŋŋana myaka Lukumi emirundi egyo gyonna.

Bayibuli etugamba nti Kristu bwali ku nsi, alituula ku ntebe ya Dawudi nga Kabaka (Lukka 1:32-33). Endagaano ezitaliko kakakwakkulizo zetagisa okudda kwa Yesu mubiri okusimba obwakabaka obwo obwogerwako. Endagaano ya Iburayimu yesubiza Isirayeeri etaka, obusika n’omukisa mu Mwoyo. (Oluberyeberye 12:1-3). Endagaano ya Palesitayini yasubiza Isirayeeri okudizibwa obuggya ku nsi era okuddamu okutwala ensi (Ekyamateeka 30:1-10). Endagaano ya Dawudi yasuubiza Isirayeeri okusonyiyibwa—era nga ly’ekubo ely’ensi okuweebwa omukisa. (Yeremiya 31:31-34).

Ku kudda kwa Yesu okw’okubiri, endagaano zino zigenda kutukirizibwa olwo Isirayeeri edemu okukuŋŋanyizibwa okuva mu manwanga amala.(Matayo 24:31), ekyusibwe (Zakariya 12:10-14), edizibwe buggya mu nsi yayo wansi w’obufuzi bw’omulokozi, Yesu Kristu. Bayibuli eyogera ku mbera enabeerawo mu myaka olukumi era egamba nti elib nungi mu mwoyo n’emumubiri. Kaliba kaseera ka dembe ( Mikka 4:2-4; Isaaya 32:17-18), sanyu ( Isaaya 40:1-2) era tewaliba bwavu oba ndwadde (Amosi 9:13-15; Yoweri 2:28-29). Bayibuli era etugamba nti abakkairiza bokka bebaliyingira mu bwakabaka obw’ekyasa. Olw’ensonga eno, kalibeera kaseera ka butukirivu (Matayo 25: 37; Zabbuli 24: 24:3-4), kakugondera Katonda (Yeremiya 31:33), butukuvu (Isaaya 35:8) amazima (Isaaya 65:16), n’okujjuzibwa kw’Omwoyo Mutuvu (Yoweeri 2:28-29). Kristu alifuga nga Kabaka (Isaaya 9:3-7; 11:1-10), mu kifo kya Dawudi (Yeremiya 33:15-21; Amosi 9:11).Abakungu n’abakulu balifuga wamu naye (Isaaya 32:1; Matayo 19:28), era Yerusalemi eri kibuga kikulu eky’obufuzi eky’ensi yonna (Zakaliya 8:3).

Okubikkulirwa 20:2-7 etuwa akeera akatuufu ak’Obwakaba obwekyasa. Newatali byawandiikibwa ebyo , waliwo ebirala bingi ebisonga ku kufuka okw’obuliwo okw’omununuzi ku nsi. Okutukirizibwa kw’endagaano za Katonda enyingi n’ebisubizo kutuula ku bwakabaka obw’okunsi obw’obuliwo obulija. Tewali wantu wonna wosobola kuyimilira kugaana kuvuunula Bwakabaka obw’ekyasa ng’Obwakabaka obulibeerawo mubuliwo era obuliberawo okumala emyaka lukumi(1000).

English



Ddayo ku Luganda Ewasokerwa

Obwakabaka obw’ekyasa bwebuliwa? Bulina kutegerebwa nga obwaddala?
© Copyright Got Questions Ministries